*** Welcome to piglix ***

Ekitiibwa kya Buganda


Ekitiibwa kya Buganda (Luganda, Buganda's Pride) is the official anthem of the Kingdom of Buganda. It was composed in 1939 by Rev Polycarp Kakooza.

The lyrics are in Luganda. Traditionally, the full version is only sung in the presence of the Kabaka. Otherwise the short version, consisting of verses I and IV plus the chorus, is sung.

Chorus
Twesiimye nnyo, twesiimye nnyo
Olwa Buganda yaffe
Ekitiibwa kya Buganda kyava dda
Naffe tukikuumenga

Verse I
Okuva edda n'edda eryo lyonna
Eryo eggwanga Buganda
Nti lyamanyibwa nnyo eggwanga lyaffe
Okwetoloola ensi yonna

Verse II
Abazira ennyo abatusooka
Baalwana nnyo mu ntalo
Ne balyagala nnyo eggwanga lyaffe
Naffe tulyagalenga

Verse III
Ffe abaana ba leero ka tulwane
Okukuza Buganda
Nga tujjukira nnyo bajjajja baffe
Baafirira ensi yaffe

Verse IV
Nze naayimba ntya ne sitenda
Ssaabasajja Kabaka
Asaanira afuge Obuganda bwonna
Naffe nga tumwesiga

Verse V
Katonda omulungi ow'ekisa
Otubeere Mukama
Otubundugguleko emikisa gyo era
Bbaffe omukuumenga

Chorus
We are blessed, we are blessed
For our Buganda
Buganda's pride dates back in time
Lets also uphold it forever

Verse 1
Since time immemorial,
This country Buganda
Was known by all countries
The world over



...
Wikipedia

...